TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Gavumenti etaddewo akakiiko akonoonyereza ku buseegu obuteekebwa ku yintanenti

Gavumenti etaddewo akakiiko akonoonyereza ku buseegu obuteekebwa ku yintanenti

Added 28th August 2017

Gavumenti etaddewo akakiiko akonoonyereza ku buseegu obuteekebwa ku yintanenti

 Minisita Lukodo ng'annyonnyola ku nkola ya'akaiiko akateereddwaawo

Minisita Lukodo ng'annyonnyola ku nkola ya'akaiiko akateereddwaawo

Bya Mary Nambwayo

MINISITA W'empisa n'obuntu bulamu Fr Lukodo ataddewo akakiiko ka bantu 9 abagenda okulondoola abantu abassa obutambi obw'obuseegu ku mikutu gya Yintanenti

Lukodo bw'abadde ayogerera mu lukung'aana lwa bannamwulire ku media center olwaleero ategeeza nti baakizudde nti abantu tebakyalinamu kutya kwonna mu kusaasaanya buseegu era kyekiwalirizza Gavumenti okussaawo akakiiko.

Minisita ategeezezza nti wagenda kusssibwawo tekinologiya

alondoola obutambi obuteekebwa mu yintanenti nga buli lwekagendayo n'ogezaako okukabikkula nga kagaana okwo ssaako n'okulondoola abo bonna abanaabera babutaddeko.

Lokodo agambye Gavumenti etaddewo obuwumbi bubiri  buyambeko akakiiko okutambuza  emirimu gy'ako egy'enjawula balabe nga obutambi buleekeraawo okusaasanyizibwa

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...