TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abaatomedde owa boda ne badduka Poliisi ebakutte

Abaatomedde owa boda ne badduka Poliisi ebakutte

Added 15th September 2017

Abaatomedde owa boda ne badduka Poliisi ebakutte

 Omuvuzi wa ekimotoka ky'omusenyu nga poliisi

Omuvuzi wa ekimotoka ky'omusenyu nga poliisi

POLIISI ye Nansana ekutte ba ddereeva ba mmotoka abaatomedde abasabaze abaabadde ku boda boda oluvannyuma ne badduka.

Emmanuel Mutebi ne Micheal Majwega nga ba ddereeva ba  mmotoka za musenyu be baakwatiddwa poliisi bwe baabadde bagezaako okudduka.

Poliisi yafunye amawulire nti waliwo abantu be baatomeredde ku boda boda  mu bitundu bya Nansana-Masitoowa era wano poliisi weyatandikidde okukola okunoonyereza.

Poliisi ng’ekulebeddwamu akulira ebikwekweto ku poliisi ye Nansana ,Brian Katabulawo yasitukiddemu ku ssaawa ssatu ez’ekiro ku Lwokusatu  n'egoba ba ddereeva bano oluvannyuma lw’abatuuze okulemwa okubakwata.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba asabye Gavument...

SAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala Dr.Cyprian Kizito Lwanga awadde Pulezidenti Museveni amagezi okusoosowaza...

Ebinnya bitabudde abakolera...

Abasuubuzi, abasaabaze ne baddereeva mu ppaaka ya takisi eya Usafi batabuddwa olw'ebinnya ebiri mu kifo kino ng'enkuba...

Ensujju ezibadibiridde.

Bbeeyi y'ensujju esattiza a...

ABALIMI n'abasuubuzi b'ensujju batabuddwa oluvannyuma lw'akatale okubeera akatono ddala ate nga bazirina mu bungi....

Gen.Tumukunde asiimye abaga...

ABADDE avuganya ku bwapulezidenti mu kalulu akaakaggwa, munnamagye eyawummula, Lt. Gen Henry Tumukunde agambye...

Abavubuka nga beetisse omulabo gwa munnaabwe okugwetoolooza tawuni y’e Kiyunga.

Owa NUP eyattibwa aziikiddwa

ABANTU bangi beetabye mu kuziika omuvubuka Rogers Ssemakula 25, eyali ow’ekibiina kya NUP, eyabuzibwaawo abantu...