TOP

Aba China baatuzibira enzizi-Batuuze

Added 2nd October 2017

Abatuuze banenya kkampuni yab’Abachina eya Ice Water okubazibira enzizi z'abwe ne babaterawo obuuma obutatukana na mulembe.

 Omutuuze ng'alaga nayikondo ezitakyaleeta mazzi

Omutuuze ng'alaga nayikondo ezitakyaleeta mazzi

Bya Kato Vincent

Abatuuze b'e Buwaali mu tawuni kanso y’e Kyengera bawanjagidde abakulembeze baabwe okubayamba ku mazzi agabafuukidde ekizibu.

Bano banenya kkampuni yab’Abachina eya Ice Water okubazibira enzizi z'abwe ne babaterawo obuuma obutatukana na mulembe.

Oluzzi olutakyaleeta mazzi

 

Bano banenya abamu ku abakulembeze baabwe kwosa Police ye Nsangi okwekobaana n'aba China Obutabayamba nga basanyawo enzizi zabatuuze.

Abatuuze bategezezza nti  bwe bavaayo okwogera ku nsonga  eno nga Poliisi ebakwata, ng’ebasiba.

Ye meeya Abdul Kiyimba ategezezza nti ensonga zino abadde tazimanyiko n’abasuubiza olunaku olw'enkya okugenda mu kitundu kino afune ekituufu, nasaba abatuuze okubeera abakakkamu.

 

 Wabula tugezezzako okwogera n’aba China abatuuze be balumirizza okusanyawo enzizi zabatuuze  wabula ne bagaana okubaako ne kyebogera ku nsonga.

 

Kkampiuni y'Abachina abatuuze gyebalumiriza okubazibira amazzi

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paasita Kyazze

Paasita naye ayogedde ku mu...

Agambye nti Omusumba Yiga abadde muyiiya nnyo, omusanyusa era ayagala ky'akola kyokka bino byonna yandibikoze...

Paasita Ssenyonga ng'ayogerera mu lukung'aana lwa bannamawulire

Paasita Ssenyonga atuuzizza...

Ayogedde ku mugenzi nga abadde nabbi ow'obulimba , omukabassanyi w'abakazi era nga waafiiridde abadde awerebye...

Omugenzi Col Shaban Bantariza

Col Bantariza afudde Covid1...

Gavumenti ekakasizza nti omugenzi Col. Shaban Bantariza yafudde kirwadde kya Covid 19.

Akulira emizannyo mu Poliisi, AIGP Andrew Sorowen ng’ayambaza Cheptegei ennyota.

Poliisi eyongedde Cheptegei...

OMUDDUSI Joshua Cheptegei ayongedde okugwa mu bintu, ekitongole kya Poliisi bwe kimulinnyisizza eddaala ne kimuwa...

Abagoberezi ba Paasita Yiga...

Abagoberezi ba Paasita Yiga Mbizzaayo beeyiye ku ddwaaliro e Nsambya okukakasa oba ddala kituufu omutuufu waabwe...