TOP

'Abasoga tusosolwa ebitagambika'

Added 3rd November 2017

ABATUUZE b’e Jinja bateeze Sipiika, Rebecca Kadaga ku kkubo ne bamuloopera Bannamakolero mu Jinja bwe balina obusosoze mu kugabira bannansi emirimu.

Sipiika Kadaga

Sipiika Kadaga

Kadaga yabadde ayitiddwa aba Jinja Investments Forum okulambula amakolero mu Divizoni ya Walukuba / Masese.

Abatuuze baamutegeezezza nti emirimu mu kkolero lya Nilus Tobacco Group e Jinja giweebwa bantu abava mu mambuka ga Uganda, olwo bo Abasoga ne babaleka ebbali.

Kadaga yabasuubizza okwogera n’abakulira Nilus Tobacco Group okulaba nga n’Abasoga baweebwa emirimu mu makolero amapya agali mu Jinja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

DERRICK ORONE naye alaze by...

Yawangudde eky'omubaka wa Gogonyo mu disitulikiti y'e Pallisa. Aludde mu nsiike y'okuyimba era abaddeko maneja...

GEOFFREY LUTAAYA alaze byat...

GEOFFREY LUTAAYA Sisobola kuva mu kuyimba kuba kwe kunfudde Lutaaya ensi gw'emanyi naye olw'obuvunaanyizibwa kati...

Ebyakwasizza Dr Lulume mu k...

OMUBAKA wa Buikwe South eyaakalondebwa Dr. Lulume Bayiga n'abantu abalala mwenda baakwatiddwa poliisi y'e Nyenga...

'Siri mwangu buli ankubyeek...

EYAGAANYE okusasula ssente z'entambula bamutabukidde ne bamwambula ne bamutwala ku poliisi gye yeekoledde obusolo...

Ssaabasumba asabye Gavument...

SAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala Dr.Cyprian Kizito Lwanga awadde Pulezidenti Museveni amagezi okusoosowaza...