TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Minisita Nakiwala Kiyingi asekeredde abamwogerera mbu akolera NRM

Minisita Nakiwala Kiyingi asekeredde abamwogerera mbu akolera NRM

Added 18th November 2017

Minisita Nakiwala Kiyingi asekeredde abamwogerera mbu akolera NRM

 Nakiwala Kiyingi ng'ayogerera mu Ba Yinginiyazi mu Nnyendo

Nakiwala Kiyingi ng'ayogerera mu Ba Yinginiyazi mu Nnyendo

Minisita wabavubuka n'abaana Hon.Florence Nakiwala Kiyingi asekeredde abo abamwogerera olwokukolera mu Gavumenti ya NRM n'agamba abo bamala biseera ye waakukola ebyo ebiyamba abantu so si kudda mu kuleekaana.

Minisita Nakiwala Kiyingi okwogera bino abadde akyaliddeko ekibiina kyabamakanika ekya Greater Masaka Engineering Ltd mu kibuga Nnyendo e Masaka.

Bano abasiimye okwegattira awamu era abawadde obukadde butaano n'asuubiza okwongera okubayamba okwekulaakulanya. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.