TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ewaddeyo abasawo okuziba eddibu ly'abeediimye

Poliisi ewaddeyo abasawo okuziba eddibu ly'abeediimye

Added 20th November 2017

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Emilian Kayima yagambye nti omuduumuzi wa poliisi mu ggwanga, Gen. Kale Kayihura yawadde ekirago eri akulira ebyobulamu n’obujjanjabi mu poliisi, Dr. Moses Byaruhanga okuwaayo abasawo.

 Emiliano Kayima

Emiliano Kayima

POLIISI yeegasse ku bitongole ebikuumaddembe n’ewaayo abasawo okujjanjaba abantu oluvannyuma lw’abasawo okukwata wiiki eyookusatu nga beediimye.

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Emilian Kayima yagambye nti omuduumuzi wa poliisi mu ggwanga, Gen. Kale Kayihura yawadde ekirago eri akulira ebyobulamu n’obujjanjabi mu poliisi, Dr. Moses Byaruhanga okuwaayo abasawo.

Yagambye nti poliisi egenda kukolera mu malwaliro ag’enjawulo okuwa abalwadde obujjanjabi ku bwereere.

Yategeezezza nti agamu ku malwaliro abalwadde gye balina okugenda kuliko; Kibuli, Nsambya, Naguru, Jinja, Mbale, Hoima, Arua, Masaka ne Mbarara.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...