TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab'essembabule baloopedde Anifa Kawooya ebizibu mu lukiiko

Ab'essembabule baloopedde Anifa Kawooya ebizibu mu lukiiko

Added 21st November 2017

Ab'essembabule baloopedde Anifa Kawooya ebizibu mu lukiiko

 Anifa ng'ayogera mu lukiiko

Anifa ng'ayogera mu lukiiko

Bya Maria Nakyeyune
 
ABATUUZE  ku byalo mukaaga mu Ggombolola empya eya Katwe mu Disitulikiti y'e Ssembabule bali mu kwekubagiza olw'okufuna eggombolola kyokka ne basigala mu bizibu nga tebayambiddwa. 

Ebyalo okuli Kenziga A ne B, Vvunza, Kigoogwa, Kinywamazzi ne Lugusuulu abatuuze bagamba enguudo ziri mu mbeera mbi,  amazzi bagagabana n'ente ssaako obutaba na masannyalaze ne basaba ababaka ba Palamenti okuvaayo okubayamba. 

 
Bino babyogeredde mu lukiiko oluyitiddwa Omubaka Omukyala akiikirira Ssembabule Anifa Kawooya olutudde e Kenziga olwaleero

Ssentebe ow'ekiseera mu ggombolola eno ey'eKatwe Sam Kamuganga ategeezezza nti eggombolola tennafuna nsimbi okuva mu Gavumenti nga tebalina ba office we bakolera ekiviiriddeko emirimo okuzingama.

Omubaka Anifa Kawooya alaze obweraliikirivu olw'abatuuze obutaba na masannyalaze n'agamba nti atandise Kaweefube okubunyisa amasannyalaze ku buli kyaalo engeri gy'ali ku kakiiko k'amasannyalaze mu Parliament. 

ku byalo mukaaga mu ggombolola empya eya Katwe mu District y'eSsembabule bali mu kwekubagiza olw'okufuna eggombolola kyokka ne basigala mu bizibu nga tebayambiddwa. 

Ebyalo okuli Kenziga A ne B, Vvunza, Kigoogwa, Kinywamazzi ne Lugusuulu abatuuze bagamba enguudo ziri mu mbeera mbi,  amazzi bagagabana nente saako obutaba na masannyalaze ne basaba ababaka ba Paliament okuvaayo okubayamba.

Bino babyogeredde mu lukiiko oluyitiddwa Omubaka Omukyaala akiikirira Ssembabule Anifa Kawooya olutudde eKenziga. 

 
Ssentebe ow'ekiseera mu ggombolola y'eKatwe Sam Kamuganga ategeezezza nti eggombolola tennafuna nsimbi okuva mu Gavumenti nga tebalina ba office we bakolera ekiviiriddeko emirimo okuzingama. 
 
Omubaka Anifa Kawooya alaze obweraliikirivu olw'abatuuze obutaba na masannyalaze n'agamba nti atandise Kaweefube okubunyisa amasannyalaze ku buli kyalo engeri gy'ali ku kakiiko k'amasannyalaze mu Parliament. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...