TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ebintu bya bukadde bisirikidde mu muliro e Kyazanga

Ebintu bya bukadde bisirikidde mu muliro e Kyazanga

Added 5th December 2017

OMULIRO gukutte ekizimbe ky’amaduuka e Kyazanga ebintu ebibalirirwa mu bukadde ne biggyiiramu.

 Abantu nga beetegereza omuliro ogwakutte ekizimbe

Abantu nga beetegereza omuliro ogwakutte ekizimbe

BYA FLORENCE TUMUPENDE

Ekizimbe kibaddeko amadduuka ga Pulotazio Kalemeera agasuubuza ebyamasannyalaze ng’ababigula bava Masaka, Mbarara, Ssembabule, Bukomansimbi, Lyantonde, Rakai ne Lwengo.

Kigambibwa nti omuliro gwavudde ku masannyalaze oluvannyuma lwa waya okukutuka.

Kalemeera olwafunye amawulire g’omuliro ogwasaanyizzaawo ebintu bye n’azirika n’atwalibwa mu ddwaaliro ng’ali mu mbeera mbi.

Abatuuze abaliranyeewo baagambye nti omuliro baagu Edduuka eryayiidde e Kyazanga.

Emmundu ekozesebwa mu bubbi e Kyotera enoonyezebwa labye nga gufulumira emmanju w’ennyumba nga baagenze okufuluma nga gumaze okusaasaanira ekizimbe kyonna.

Ebintu ebyayidde kuliko; firiigi 100, ttivvi 200, leediyo 300, ppaasi z’amasannyalaze 500 n’ebintu by’amasannyalaze ebirala bingi nga ssente ezaafudde ziri mu bukadde obuwerako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paapa Francis nga yaakatuuka  mu Iraq ku Lwokutaano.

Engeri Paapa gye yeesitudde...

PAAPA Francis ‘Baba al Vatican' (nga bwe bamuyita mu Iraq) ku bugenyi obwebyafaayo mu Iraq yasisinkanye n'omukulembeze...

Catherine Namaato baamusala Catherine okutu ng’ava okukola..

Abakuba obutayimbwa basitud...

BANNAKYOTERA beeraliikirivu olw'akabinja k'abanyazi akateega abantu nga bava okukola ne babakuba obutayimbwa ku...

Ssebwana Kiberu (ku ddyo) ng’akulembeddemu Bannabusiro okukola bulungi bwansi e Kajjansi.

Ssebwana akuutidde abavubuk...

OMWAMI wa Ssaabasajja atwala Essaza ly'e Busiro, Ssebwana Charles Kiberu Kisiriiza, akuutidde Abavubuka abaalondeddwa...

Abamu ku bavubuka abagambibwa okubbira ku bodaboda abakwatiddwa.

▶️ Akabinja k'aba bodabo...

AKABINJA k'ababodaboda ababbi katadde abasuubuzi mu Kampala ku bunkenke. Babbye ssente obuwumbi bubiri mu wiiki...

Omwami w’eggombolola y’e Ngogwe, Livingstone Kisekka (ali mu kyambalo okuli engabo) ng’alaga Omulangira Wasajja (mu ssuuti wakati)amakula ge baaleetedde Kabaka.

Wasajja ajjukiza Gavumenti ...

OMULANGIRA David Kintu Wasajja agambye nti Obwakabaka bwa Buganda bwennyamivu olwa gavumenti okuba nti ekyagaanye...