
Owa North Korea akuzizza abajaasi abaakoze bbomu ya nukiriya n’asoomooza Amerika.
Tukulaze engeri Bryan White amansa ssente bwe yakubye muliraanwa we amasasi.
Tosubwa ebifaananyi by’omusajja eyawasizza abakazi abasatu omulundi gumu okuli abooluganda 2 bwe yabasibye kadaali.
Mu Asiika Obulamu: Tukulaze by’oba okola obutafuna ndwadde mu masanyu g’ennaku enkulu. Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.
Mu Byemizannyo: Mulimu lwaki omutendesi Arsene Wenger atandise okwegayirira omuteebi we Olivier Giroud asigale mu Arsenal olw’akatale k’okukyusa abazannyi aka January akasembedde.