TOP
  • Home
  • Agawano
  • Emyaka gya Mukaabya agibuulira musawo yekka!..

Emyaka gya Mukaabya agibuulira musawo yekka!..

Added 25th December 2017

KKOOTI eyabadde ejjudde abayimbi n’abantu abalala yasiriikiridde ng’omulamuzi Gyladys Kamasanyu ayise omuyimbi, Willy Mukaabya eyabadde agenda okweyimirira muyimbi munne, Daudi Mugema eyayimba Muzeeyi Wummula.

Mulamuzi olwabuuzizza Mukaabye emyaka gye, olwo buli omu n’alinda kuba emyaka gya Mukaabye emituufu agibuulira musawo we.

Bangi baawuliddwa nga boogera obutonotono nti ahaaa. Kasokedde akweka emyaka leero luno bumukeeredde...!

Mukaabya yasoose n’asiriikiriramu katono nga yeefudde atawulidde Lungereza olwo Kiraka wa kkooti kwe kumuddiramu nti Mw. Mukaabya Omulamuzi ayagala kumanya myaka gyo.

Wano Mukaabya we yayasanguliza nti oweekitiibwa Omulamuzi nnina 57. Mu kiseera kino abamu ku bayimbi baawuliddwa nga batolotooma nti, Mukaabya yeesedde emyaka.

Omanyi Mukaabya y'omu ku bayimbi abaludde mu kisaawe kino era ne muyimbi munne Gravity Omutujju yatuuka n'okumuteeka mu luyimba lwe olwa “ Tokigeza n’okweka emyaka.

Oba emituufu giri emeka? Nze naawe?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...