TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abayizi ba UCU bawangudde omusango gw'okugobwa ku yunivasite

Abayizi ba UCU bawangudde omusango gw'okugobwa ku yunivasite

Added 18th January 2018

Abayizi ba UCU bawangudde omusango gw'okugobwa ku yunivasite

 Abayizi abaali bagobeddwa nga bajaganya olw'okuwangula omusango

Abayizi abaali bagobeddwa nga bajaganya olw'okuwangula omusango

YUNIVASITE ya UCU esingisiddwa omusango ogw'agiwawaabirwa abayizi baayo babiri abaali bagobeddwa ku bigambibwa nti baakulemberamu ekiwendo ky'okwekalakaasa mu ngeri gye bagambye nti yali emenya amateeka.

Mu nsala ya kkooti  enkulu e Mukono Margaret Mutonyi,  ategeezezza nti abayizi Simon Ssemuwemba ne Yasin Ssentumbwe Munnagomba baagobebwa mu bukyamu. Abayizi bano bamaze emyaka 2 nga bawerennemba ne UCU mu kkooti.

Omulamuzi ategeezezza nti akatabo k'amateeka agafuga abayizi akeesigamibwako okubagoba kalimu ebituli bingi era n'awa abakulira UCU amagezi obutaddamu kukawa bayizi n'okukeesigamako mu nnamula y'abayizi okutuuka nga bakakozeemu ennoongoosereza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh ng'annyonnyola okutalaka mu Busiraamu.

▶️ TAASA AMAKAGO: OKUTALA...

TAASA AMAKAGO: OKUTALAKA MU BUSIRAAMU KYE KI?

Lumbuye Nsubuga mmeeya wa Makindye Ssaabagabo (ku kkono), minisita Magyezi ne  Mbabazi RDC wa Wakiso nga balaga sitampu z’ebyalo ezaatongozeddwa.

▶️ Gavumenti etongozza si...

GAVUMENTI entongozza sitampu z'ebyalo, minisita wa Gavumenti ezeebitundu Raphael Magyezi n'alabula abakulembeze...

Owa LDU, Emmanuel Ogema (ku kkono), David Owiri (amuddiridde), Vincent Olenge ne Jakis Okot (ku ddyo) abaakwatiddwa.

▶️ Owa LDU bamukwatidde mu...

OMUJAASI wa LDU bamukwatidde mu kibinja ky'abakukusa amasanga n'ebitundu by'ensolo z'omu nsiko eby'omuwendo. ...

Papira (ku kkono), Acieng, Kobugabe ne Isaac Mukasa, akulira engule za Fortebet Real Star Monthly Awards. Mu katono ye Komakech.

Owa Hippos ajja kusinga Ony...

FLORENCE Acieng, nnyina wa ggoolokipa wa Hippos (ttiimu y'eggwanga ey'abali wansi w'emyaka 20), agambye nti mutabani...

Minisita Kitutu

Gavumenti yaakuwa abantu 30...

GAVUMENTI eyanjudde enteekateeka okuddamu okugabira amaka 300,000 mu byalo amasannyalaze okutandika ku Mmande ya...