TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abaagalana basangiddwa mu bbaala nga basinda omukwano

Abaagalana basangiddwa mu bbaala nga basinda omukwano

Added 18th January 2018

Abaagalana basangiddwa mu bbaala nga basinda omukwano

 Abaagala abaasangiddwa nga basinda omukwano mu bbaala ku kaleerwe

Abaagala abaasangiddwa nga basinda omukwano mu bbaala ku kaleerwe

DEREEVA  wa  takisi bamukutte asinda omukwano ne muganzi we mu bbaala ne bamukwata n'ategeezza nga bwatabaadde na ssente za loogi .

Alex Daaki omutuuze w’omu Kibe zooni ng’avuga takisi ku luguudo lwe Saalama  ne Cissy Nalwadda 20 ng’alina ebbaala ku Kaleerwe beebaakwatiddwa poliisi y’oku Kaleerwe mu kiro ekyakeesezza ku Lwomukaaga.

Nalwadda yategeezezza nti kituufu baabasanze basinda omukwano naye ky’abadde kya lumu ng’era ate nga  muganzi we  bamaze naye emyezi munaana nga tewali kyebaali beekoleddewo wadde okwesanyusaamu.

wabula ku luno muganzi we olwazze ng’ate talinaamu za loogi ne basalawo okwesanyuzizamu mu bbaala.

Ono yagasseeko nti alina abaana babiri nga yabaazaala mu Isaac Bugira makanika mu kibuga ng’ono baayawukana naye kati mwaka mulamba ng'ono kati ye muganzi we omutuufu gweyaakafuna.

Daaki ne Nalwadda baaguddwako omusango gwa Public Nuisance ku fayiro
nnamba SD REF: 04/12/01/2018

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fred Bamwine ng’akwasa Ndisaba ekitabo ky’ensonga z'e Mukono.

Ndisaba akwasiddwa ofiisi

Bya JOANITA NAKATTE                                                                                           ...

David Kabanda (ku ddyo) omubaka wa Kasambya, Haji Bashir Ssempa Lubega owa Munisipaali y’e Mubende ne Micheal Muhereza Ntambi, ssentebe wa disitulikiti y’e Mubende nga bawayaamu.

Abaalondeddwa ku bubaka mu ...

ABAAWANGUDDE ebifo by’ababaka ba palamenti ku kaadi ya NRM mu konsitityuwensi ez’enjawulo mu Disitulikiti y’e Mubende...

Matia Lwanga Bwanika owa Wakiso.

Ssentebe afunira mu nsako

Eyali Sipiika wa Jinja munisipaali oluvannyuma eyafuulibwa City, Moses Bizitu yategeezezza nti bassentebe ba disitulikiti...

Bakkansala ba Kampala nga bateesa mu City Hall gye buvuddeko.

Omusaala ogulindiridde aba ...

Bya MARGARET ZALWANGO OKULONDA kwa bassentebe ba Disitulikiti, bammeeya b'ebibuga (cities) ne bakkansala b'oku...

Omulabirizi Luwalira ng'asimba omuti.

Ekkanisa ne bwekwata omulir...

Omulabirizi w'e Namirembe, Rt. Rev. Wilberforce Kityo Luwalira agumizza Abakristaayo nti wadde sitaani asiikudde...