TOP

Palamenti egenda kussaawo leediyo yaayo

Added 21st January 2018

PALAMENTI etandise entegeka z’okussaawo leediyo yaayo egenda okuweerezanga ng’esinziira mu kizimbe kya Palamenti.

Pulojekiti eno egenda kuwemmenta obukadde 350 era omulimu gw’okutandika okuggissaawo gukwasiddwa kkampuni ya Jowat Enterprises egenda okusookera ku kussaawo sutudiyo.

Ekitongole ky’ensi yonna ekivunaanyizibwa ku nkulaakulana ekya UNDP kye kisasulidde omulimu guno .

Ensonda mu Palamenti zaategezezza nti omulimu gw’okussaawo situdiyo gwatandise January 18.

Omukungu wa Palamenti avunaanyizibwa ku nteekateeka eno, Dickson Okumu yategeezezza nti abaaweereddwa omulimu guno bajja kusasulwa mu bujjuvu nga bagumalirizza kyokka waliwo kontulakita omulala ajja okuweebwa omulimu gw’okussaawo  leediyo mu situdiyo era esuubira okuwulirizibwa mu disitulikiti 22.

Eby’okussaawo ttivvi ya Palamenti nabyo biri mu kkubo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka wa Pulezidenti wa FDC Joyce Ssebuggwawo (ow’okubiri ku ddyo) ng’atongoza akakiiko k’ekibiina akagenda okuyigga obululu bwakyo mu Kampala ne Wakiso.

FDC etongozza akakiiko akan...

FDC etongozza akakiiko akagenda okunoonyeza abantu baayo akalulu mu Kampala ne Wakiso n’etegeeza nti Col. Kiiza...

Shakira Bagume ng'ayonsa bbebi we

Laba okusoomooza bamaama ab...

Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula...

Aba LDU bazzeemu okukola eb...

ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi...

Poliisi ng'eggyawo omulambo gwa Mukiibi

Omusuubi w'e Nakulabye yeek...

OMUSUUBUZI w’e Nakulabye omututumufu aguze amafuta ga petulooli ne yeekumirako omuliro mu kinaabiro emisana ttuku...

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...