TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bataano basimattuse okufiira mu kabenje ku Kaleerwe

Bataano basimattuse okufiira mu kabenje ku Kaleerwe

Added 26th January 2018

Bataano basimattuse okufiira mu kabenje ku Kaleerwe

MMOTOKA  ya kasasiro eremeredde omugoba waayo n'etomera takisi abantu
bataano ne bagenda n'ebisago eby'amaanyi

 

Akabenje kano  kaaguddewo ku Lwokuna ku luguudo lwa Sir Apollo Kaggwa e  Bwaise ku Ssatu mmotoka ya kampuni ya Domestic  Waste  eyoola kasasiro nnamba UAN 270J eyabadde eva okuyoola kasasiro mu bitundu bye Makerere ng’edda Bwaise bwe yalemeredde omugoba waayo n’eyingiriraTakisi nnamba UAJ  656T eyagibadde mu maaso n’ekoona n’egwa mu mwala okukakana ng’abantu bataano bafunye ebisago eby’amaanyi ne baddusibwamuddwaliro .

Abaalumiziddwa okuli  owa Boda Boda Bodaboda UEH 219P  ng’ono olwalabye
mmotoka ng’emutunuddemu n'agibuukako okukakana ng’emumenye okugulu piki
piki n’eyingira mu mipiira gy’emmotoka y’akasasiro.

Abalala Okwabaadde omukazi n’omwana nga bano baabadde batambulira ku mabbali
n’abalala babiri , Oluguudo lwa Sir Apollo Kaggwa luyita mu miruka ebiri okuli gwa Makerere II ne Makerere I nga luzze lubaako obubenje obwenjawulo.

Moses Mugerwa eyabaddewo ng’akabenje kano kagwaawo yategeezezza nti ddereeva
w’emmotoka ya Kasasiro yabadde avugisa kimama nga yelabidde nti mmotoka esibisa mukka nga yagenze okulinya ku bbuleeki nga tesiba okukakana ng’ayingiridde takisi eyamubadde mu maaso ng’ekyayambye mwabadde temuli basabaze nga yabadde dereeva yeka ng’ono yavuddemu ng’afunyeko ekiwundu kitono .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...