TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU BINO

BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU BINO

Added 2nd February 2018

Mulimu abasajja basatu abakaayanira omulambo gwa Moze Radio nga kuliko ow’e Toro, ow’e Jinja ne Burundi.

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG’ALIMU BINO

Mulimu abasajja basatu abakaayanira omulambo gwa Moze Radio nga kuliko ow’e Toro, ow’e Jinja ne Burundi.

Tukulaze ebyabadde mu vidiyo Moze gye yasembye okukola eyalanze okufa kwe.

Taata wa Afande Kirumira alaajanye nga mutabani we bwe bamututte e Nalufenya okumutulugunya.

Ggwe ayagala okwewola ssente tukulaze by’osaana okusooka okwetegereza obutabbibwa. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: ManU emaliridde okwang’anga Huddersfield eyagiswaza mu gwasooka ate nga Liverpool ewera kwesasuza ku Spurs.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....