TOP

Liigi ya Mukono ewumudde

Added 8th February 2018

Liigi ya Mukono ewumudde

Bya Drake Ssentongo

Namilyango 1-4 Katosi

Seeta Nazigo 2-2 Kisoga FC

KATOSI Watford yawangudde Namilyango (4-1), mu gimu ku mipiira egyakomekkerezza laawundi esooka mu liigi y’e Mukono eyookuna.

Omupiira gwabadde ku kisaawe ky'essomero lya Namilyango Junior Boys ate Seeta Nazigo n'eggwa maliri (2-2) ne Kisoga FC.  Ggoolo za Katosi zaateebeddwa muyizzitasubwa, Jackson Ssemugabi (2), Henry Kaziba n’eya kapiteeni wa Namilyango, Ivan Kaweesa eyabadde eya kyeteeba. Ggoolo ya Namilyango yateebeddwa Samson Shisinza. 

Kyokka Namilyango yagenze ekukkuluma ng’egamba nti Katosi yazannyisizza Henry Kaziba, agambibwa okubeera owa Kyetume FC ey’omu Big League. 

Akakiiko akaddukanya liigi kakyatubidde  n’emisango mukaaga omuli egyokusambisa abazannyi abalina kaadi eza kyenvu essatu, n’emirala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...