
Mulimu ensonga eziggye Omulangira Nakibinge ku bukulembeze bwa bbanka ya Cairo.
Tosubwa ekiri e Jinja mu kuddamu okukuba akalulu k’omubaka wa Jinja
East ng’aba NRM ne FDC buli ludda luwera okutwala obuwanguzi.
Mu Asiika obulamu tukulaze engeri gy’otangira puleesa eziba amaaso. Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.
Mu Byemizannyo:Tukulaze ebituli Sir Alex Ferguson by’akubye mu mutendesi Jose Mourinho olw’ekipiirapiira ManU kye yazannye n’etuuka okuwandulwa Sevilla mu Champions league.