TOP

Akubye munne ekikonde ekimuttiddewo

Added 20th March 2018

POLIISI y’e Kitintale mu munisipaali y’e Nakawa eri ku muyiggo gw’omuvubuka akubye mutuuze munne ekikonde n’afa.

 Omugenzi Alex Ruhahure

Omugenzi Alex Ruhahure

Alex Ruhahure abadde atunda edduuka, yaakubiddwa ekikonde omuvubuka amanyiddwa nga Patrick Vegas. Yaddusiddwa mu Kitintale Medical Hospital gy’afiidirdde.

Daniel Semwogerere, omu ku baalabye Ruhahule ng’akubwa yategeezezza nti ssaawa zaabadde nga 7 ogw’ekiro nga bava kulaba mupiira era baabadde batambula 3 n’omuwala gw’ajjukirako erya Zam.

Ruhahule yabadde atamidde ng’abavaako mabega mpolampola. Nagenze okuwulira ekintu ekigwa wansi. Bwenakyuse nalabye Ruhahule ng’agudde.

“Nakutte omuvubuka eyamukubye n’e mmubuuza ekyamukubizza munne. Waliwo owa bodaboda eyayimiridde ne mmutegeeza nga Ruhahule bw’akubiddwa. Namusabye okuyita poliisi wabula Zam n’atugamba nti omuvubuka tumumanyi bulungi ne gy’asula era tujja kumufuna,” Semwogerere bwe yategeezezza.

Ruhahure eyabadde agudde ng’afuuwa musaayi, yagaanyi okumutwala mu ddwaaliro ng’agamba nti ajja kutereera n’abasaba bamutwale ewuwe.

Ssemwogerere ayongerako nti, baawerekedde Rahahule okumutuusa w’asula era ne yeggalira.

Pius Bigirimana ng’ono mukwano gw’omugenzi yagambye nti waliwo omukwano gwabwe eyakedde ewa Ruhahule ng’alina by’amwetaaza n’amuyita nga tayitaba kwe kusindika oluggi ne lweggula era yagenze okumutuukako ng’ali mu mbeera mbi.

Baamuyoddeyodde ne bamutwala mu ddwaaliro okumutusaayo nga yafudde dda. Bagguddewo ogw’obutemu ku

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...