TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Nnamutikkwa w'enkuba esazeeko oluguudo lwa Villa Maria - Ssembabule

Nnamutikkwa w'enkuba esazeeko oluguudo lwa Villa Maria - Ssembabule

Added 16th April 2018

NAMUTIKKWA w'enkuba etonnya obutasalako ensangi zino mu bitundu bya disitulikiti y'e Masaka n'emiriraano essanyalaza omulimo gw'okukola oluguudo lwa Villa Maria - Ssembabule oluli mu kukubwa kolaasi ensangi zino oluvannyuma lw'emigga egiwerako ku luguudo luno okuwaguza ne gisala amazzi olwo ettaka n'amayiinja agaabadde gateereddwaamu ne gatwaalibwa amazzi.

Emiggo okuli Ssera, Namajjuzi, Namba ttaano, Kataaba n'emirala era nga kisannyalaza nnyo emirimo gya kkampuni y'Abachina abali ku ddimo ly'okukuba kolaasi oluguudo luno kw'ossa okusanyalaza entambula y'ebidduka ebisaaabaza abantu ku luguudo luno olw'amaazzi amaagi aganjadde mu migga gino.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...