
BUKEDDE W’OLWOKUNA ALIMU GANO G’OTOSAANA KUSUBWA
Obunkenke bweyongedde mu Syria owa Iran naye bw’ayungudde ebyokulwanyisa kabikabi okukomya ejjoogo lya Amerika.
Mulimu ow’e Makerere agobeddwa olw’okukabawaza omuyizi mu ofiisi.
Abalongo b’abasajja 2 abaazaala mu mukazi omu, kuliko afudde ate n’omulambo ne gubula.
Mu Asiika Obulamu: Tukulaze emmere gy’oliisa omwana n’atagwa mmeeme. Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.
Mu Byemizannyo: Bannayuganda abaawangula emidaali mu Commonwealth bakomawo leero kyokka abeebikonde 2 beemuludde, tebalabikako.