TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Agudde nnamukadde mu bulago n'amunyago emitwalo 5 abatuuze katono bamutte!

Agudde nnamukadde mu bulago n'amunyago emitwalo 5 abatuuze katono bamutte!

Added 20th April 2018

Agudde nnamukadde mu bulago n'amunyago emitwalo 5 abatuuze katono bamutte!

OMUVUBUKA atannategeerekeka mannya ge alumbye amaka ga  namukadde Jane Nakaliiri 60 e Mwota Lukaya Town Council e Kalungu,n'amugwa mu bulago n'akuliita n'emitwalo etaano.
 
Abatuuze bamusanze yewaamu mu bbaala, n'agezaako okudduka ne bamukuba bubi nnyo Poliisi y'e Lukaya emusanze alambadde mu kitaba ky'omusaayi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu