TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bamugemereire ataamidde omuwandiisi w'ebyapa e Mbarara

Bamugemereire ataamidde omuwandiisi w'ebyapa e Mbarara

Added 25th April 2018

Bamugemeirwe ataamidde omuwandiisi w'ebyapa e Mbarara

OMULAMUZI Catherine Bamugemereire ataamidde omuwandiisi w’ebyapa e Mbarara n’akimussaako nti, y’agenda okusaanyaawo Obukama bw’e Toro olw’engeri gy’agabamu ettaka ly’Obukama.

Diana Bonabona 38 ye yakyusa ebyapa 13 okuva mu mannya g’eyali Omukama Patrick Kaboyo n’abizza mu mannya ga Namasole wa Toro, Best Kemigisha oluvannyuma n’aliguza akakiiko akavunaanyizibwa ku ttaka aka Uganda Land Commission (ULC)

Ettaka lino kwaliko omugabo gw’aboolulyo olulangira n’ebifo ebyobuwangwa.Bonabona yeetonze nti kino yakikola mu butamanya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebaggala omu ku battiddwa

Abasudan ab'emmundu bawamby...

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke,...

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...