TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ekyabadde ku mukolo gwa Muwala wa Mbabazi ng'akyaza mutabani wa Pulezidenti wa South Afrika

Ekyabadde ku mukolo gwa Muwala wa Mbabazi ng'akyaza mutabani wa Pulezidenti wa South Afrika

Added 20th May 2018

Ekyabadde ku mukolo gwa Muwala wa Mbabazi ng'akyaza mutabani wa Pulezidenti wa South Afrika

Ekyabadde ku mukolo, Bridget Birungi Rwakairu muwala wa Amama Mbabazi kwe yakyalizza omulenzi we, Andile Ramaphosa, mutabani wa Pulezidenti wa South Africa, Cyril Ramaphosa.

Okukyala kwabadde Kololo mu maka ga Mbabazi era kwetabiddwaako abanene okwabadde; Katikkiro wa Uganda, Dr. Ruhakana Rugunda, omugagga Gordon Wavahmunno, Mathew Rukikaire, Hope Mwesigye ne Brig. Timothy Mutebile, muganda wa gavana wa bbanka ya Uganda Enkulu, Emmanuel Mutebile.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Twambazemungu ng’alaga ebinyiriza ettaala by’akola.

Akola ebinyiriza ettaala z'...

CAROLINE Twambazemungu akozesa yintaneeti ne yeeyigiriza okuluka ebinyiriza ettaala z’omu nnyumba. Twambazemungu...

Bobi Wine ng'ali e Kagadi.

Ekya Sobi okulondoola Bobi ...

Sobi, omusajja ow'omutawaana ennyo ng'amannya ge amatuufu ye Paddy Sserunjogi, okulondoola Robert Kyagulanyi ‘Bobi...

Nabbi Omukazi Kayima

Nabbi Omukazi ayagala obuka...

OLUTALO lusituse ku byobugagga bya Pasita Augustine Yiga ‘Abizzaayo', Nabbi Omukazi bw'asitudde enkundi ng'ayagala...

Abamu ku bookya enkoko e Wandegeya nga balaga obukonge bwa Gabula Ssekukkulu bwe bajjuzza.

Abookya enkoko e Wandegeya ...

ABOOKYA enkoko e Wandegeya nga bakulembeddwa Mustafa Kafeero beebazizza kkampuni ya Vision Group etwala ne Bukedde...

Agamu ku mayumba agaagudde ku Kaleerwe. (Ekif. Moses Lemisa)

Enkuba egoyezza ab'e Kawempe

ENKUBA eyatonnye ng'erimu kibuyaga ebambudde amabaati ku bizimbe mu munisipaali y'e Kawempe. Abatuuze b'e Kyebando,...