TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi etubidde n'emirambo 2 egy'abafiira mu muzikiti gwa USAFI

Poliisi etubidde n'emirambo 2 egy'abafiira mu muzikiti gwa USAFI

Added 22nd May 2018

POLIISI etubidde n’emirambo gy’abasajja babiri abaakubwa amasasi ne gabattirawo ku muzikiti gwa USAFI, bwe gwazindibwa amagye ne poliisi okukwata agambibwa okwenyigira mu kutta Susan Magara.

Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, Emilian Kayima

Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, Emilian Kayima

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Emilian Kayima yagambye nti, abatibwa ye Najibula Bukenya ng’omulala tebalina bimukwatako.

Kayima yagambye nti omuduumizi wa poliisi Okoth Ochola yasisinkanye abakulira emikutu gy’amawulire wiiki ewedde ne basaba poliisi okulaga amannya g’abattibwa mu bulumbaganyi buno obwaliwo nga April 28, 2018.

Yategeezezza nga poliisi bw’egezezzaako okunoonya abafamire z’abantu bano kyokka bakyabuze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

Aba 'Former Footballers In...

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo,...

Kamaanyi eyatolosa Ssekabak...

Dan Kamaanyi, eyatolosa ssekabaka Muteesa II ekibabu kya Milton Obote eyalumba olubiri mu 1966 ng'ayagala okumutta,...

Muyigire ku bajulizi abakki...

MUK'OMULABIRIZI wa West Buganda Can.Elizabeth Julia Tamale y'ayigirizza mu kusaba okw'okujjukira abajulizi ba...