
Abantu nga bakwatiridde maama wa Moze ku kkooti e Ntebe
Bano bagamba nti omuntu gwe babaleetera mu kkooti si yeyatta omuntu waabwe era basabye Gavumenti eyingire mu nsonga zino basobole okufuna obwenkanya.
Bino bibadde ku kkooti e Ntebe awabadde okuwulira omusango gwa Troy Wamala agambibwa okutta Mozey Radio.
Wabula nga gw'ongezeddwaayo okutuusa nga 18 June.
Bya Godfrey Ssempijja.