TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA ALI MU KATALE NG'AKULEETEDDE BINO:

BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA ALI MU KATALE NG'AKULEETEDDE BINO:

Added 25th May 2018

Amagye gazudde ebipya ebitiisa ku pisito eyakwatibwa ne Kitatta. Mulimu abaabadde bataayizza omuwala okumuwamba ku paaka ya takisi abaasimattuse okuttibwa. N’omuwala omulala eyeemuludde ku baamuwambye ng’attottola.

Mulimu abaabadde bataayizza omuwala okumuwamba ku paaka ya takisi abaasimattuse okuttibwa. N’omuwala omulala eyeemuludde ku baamuwambye ng’attottola.

Amagye gazudde ebipya ebitiisa ku pisito eyakwatibwa ne Kitatta.                   

Tukulaze abakola ebicupuli bya ssente n’engeri gye babisaasaanya.

Mu Akeezimbira. Mulimu ebikwata ku misolo gy’amayumba egitiisizza balandiroodi n’ebibonerezo ebikakali ebinaaweebwa abajeemu. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu nsiitaano ya fayinolo ya Champions league nga Liverpool ne Real Madrid buli omu awera kulaga munne essomo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...