TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abadigize bakukkulumidde Poliisi lwa kuyimiriza kivvulu kya kadongokamu

Abadigize bakukkulumidde Poliisi lwa kuyimiriza kivvulu kya kadongokamu

Added 27th May 2018

Kayimba ne Ssuuna Ben bakyekoze mu kivvulu kya Kadongo kamu

 Kayibanda ne Ssuuna Ben nga bali ku siteegi

Kayibanda ne Ssuuna Ben nga bali ku siteegi

POLIISI eremesezza abayimbi okuyimba mu kivulu kye ntujjo ya  kadongokamu lwa bategesi kuyisa mu budde obuli mu mateeka g’e kibuga.

 

Ku Lwomukaaga abadigize okuva mu bitundu bye Mulago , Kyebando , Kanyanya , Kaleerwe beeyiye mu kivulu kya Kadongo kamu ekyabaadde ku bbaala ya Just Life ekyategekeddwa Muzeeyi Katula (Ibrahim Kimera ) omukozi ku Bukedde Fama kye yatumye “ENTUJJO YA KADONGOKAMU”

 

Abayimbi baatandise okulinnya ku siteegi ssaawa 3 ez’ekiro ng’era  ng’era Nakakawa , Omusulumbi , Jackie Nabwami ,Matia Luyima , Nakakawa, Mukabya Namirimu , Kennedy Muzibe, beebafunye omukisa okuyimba bw’ezaweze ssaawa 6 Twairi Kasembeza n’alagira abategesi okuyimirizza ekivulu  ne bamwegayirira  Muzeeyi Katula eyategese ayimbe era olw’amalirizza ab’ebyuma ne balagirwa okubijjako

 

Olwo abayimbi ababadde tebanayimba  , Kaligweramu eyo , Kizito Zavuga ne  Amir Ssengendo  , Kakumirizi  baavuddeyo  nga tebayimbye ekyayombesezza abadigize nga bagamba nti obuzibu bwavudde ku bategesi butakwata budde, era abayimbi ababadde tebanatuuka baakubiddwa essimu ne bayimirizibwa okwabadde Abdu Mulaasi , Justine Nantume ne Baby Deo,  Ben Suuna ne Kayinda  nabo tebaalutumiddwa mwana ng’era baacamudde abadigize .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Chiko bamuwonyezza okugwa m...

Kazannyirizi Frank Mubiru amanyiddwa nga Chiko awonye okugwa mu masiga n'okulya ebikomando. ‘‘Bannange ekintu...

Poliisi ng’eteeka ekiwuduwudu ky’omulambo gwa Kadiidi (mu katono) ku kabangali yaayo.

Akkakkanye ku jjajjaawe n'a...

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Rwengwe II ekisangibwa mu ggombolola y’e Kinkyenkye, mu disitulikiti y’e...

Poliisi ekyanoonyereza ku b...

OMWOGEZI w’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango, Charles Twine yagambye nti okunoonyereza...

Kenzo ne banne. Mu katono ye Bobi Wine

Kiki ekiri emabega wa Kenzo...

Lubega agamba nti ekintu kya Kenzo kyapangibwa aba People Power okumusosonkereza nga bamujooga aggweemu essuubi...

Kenzo bye yayogedde ku Bobi...

Waliwo ne Bannayuganda abali emitala w’amayanja naddala Dubai abaamusabye aleme kuddamu kulinnya mu nsi zaabwe...