TOP

FDC ne JEEMA bali mu kusika muguwa

Added 29th May 2018

FDC ne JEEMA bali mu kusika muguwa

ABA FDC ne JEEMA balemeddwa okukkaanya ku kusimbawo omuntu omu okuvuganya ku bubaka bwa Palamenti obw’ekibuga Bugiri mu kulonda kw’okujjuza ekifo kino okubindabinda ne bagamba abalonzi beesalirewo gwe baagala.

FDC akunze abawagizi baayo okujjumbira okwetaba mu kulonda n’okwesimbawo ku bukiiko bwa LC1 okugenda okubaawo July 10.

Bino pulezidenti w’ekibiina Patrick Amuriat n’omumyuka we Salaamu Musumba (mu katono) be baabitegeezezza mu lukuhhana lwa bannamawulire ku Katonga Road mu Kampala. E Bugiri Asuman Basalirwa (JEEMA) ayagala ekifo ekyo ng’ate ne Eunice Namatendo (FDC) akyegwanyiza.

Bugiri y’emu ku Munisipaali empya omusanvu ezaatondeddwaawo ezigenda okulonderwamu ababaka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...