TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Palamenti efulumizza enteekateeka y'okuziika Abiriga

Palamenti efulumizza enteekateeka y'okuziika Abiriga

Added 9th June 2018

Palamenti efulumizza enteekateeka y'okuziika Abiriga

OLUKIIKO lw'eggwanga olukulu lufulumizza enteekateeka y'okuziika Ibrahim Abiriga.

Wajja kubeerawo olutuula lwa Palamenti olwenjawulo olunaku lw'enkya ku ssande  okujjukira emirimu gya Col. Ibrahim Abiriga abadde omubaka wa Munisipaali ye Arua eyattiddwa olunaku lw'eggulo ng'addayo mumaka e Kawanda ng'ali n'omukuumi we Kongo Buga Saidi abadde omujaasi wa UPDF ate nga wa luganda lw'Abriga.

Chris Obore omwogezi wa Palamenti ategeezezza omubiri gw'omugenzi gujja kuggyibwa ku muzikiti gwa Old Kampala guleetebwa mu palamenti ku ssaawa ssaatu era nga Palamenti eno ejja kuba akubirizibwa sipiika Rebbeca Alitwala Kadaga.

Oluvannyuma omulambo gujja kuteekebwa mu nnyonyi gutwalibwe e Arua gye gujja okuziikibwa mu Rhino Camp ku Mmande.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aloysious Mukasa ( ku ddyo) ng’ayambaza owa bodaboda ekikoofiira kye yamuwa.

Abavuganya abayiye ssente m...

Mukasa avuganyiza ku kaadi ya NUP mu Lubaga South bw'omuzza mu kyama agamba nti bw'abalamu ssente ze yakasaamu...

Ekimu ku bizimbe by’omugagga. Mu katono ye Baseka ne Kisige

Eyanoba emyaka 30 akomyewo ...

MARY Norah Baseka baamukuba embaga mu 1981. Yatabuka ne bba n’anoba kati emyaka 30 egiyise. Wabula bwe yawulidde...

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...