TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyasaasaanya ebifaananyi bya muganzi we ng'ali bukunya poliisi emukutte

Eyasaasaanya ebifaananyi bya muganzi we ng'ali bukunya poliisi emukutte

Added 11th June 2018

Eyasaasaanya ebifaananyi bya muganzi we ng'ali bukunya poliisi emukutte

 Medison agambibwa okusaasaanya ebifaanyi bya muganzi we ng'ali bukunya ate wansi ye Hellen Kankunda eyasaasaanyizibwa ng'ali bukunya

Medison agambibwa okusaasaanya ebifaanyi bya muganzi we ng'ali bukunya ate wansi ye Hellen Kankunda eyasaasaanyizibwa ng'ali bukunya

POLIISI ekutte omuvubuka agambibwa okusaasaanya ebifaananyi bya muganzi we eby'obuseegu ku mikutu gya internet.

MEDISON Atuhaire Bushings, 35 , omutuuze w'e zzana ku luguudo oluva e Kampala okudda e Ntebe y'akwatiddwa Poliisi oluvannyuma lw'okusaasanya ebifaanyi bya Hellene Kankunda agambabibwa okubeera muganzi we.

Hellen ategeezezza nti ono abadde muganzi we okumala ebbanga lya myaka ebiri wabula mbu kino yakikoze n'ekigendererwa ky'okwagala okumuswazaswaza n'okumugoba ku basajja bonna abaagala okumukwana 

 

Mu kiseera kino Atuhaire ali ku kitebe ky'abambega e Kibuli gy'atwaliddwa okubuuzibwa akana n'akataano annyonnnyole kiki ekyamuviiriddeko okukola ekikolwa kino

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....