TOP

Blood Bank efunye obuwumbi 19

Added 12th June 2018

Blood Bank efunye obuwumbi 19

 Minisita David Bahat ng'alambula ebikolebwa aba blood Bank

Minisita David Bahat ng'alambula ebikolebwa aba blood Bank

MINISITUE y’ebyensimbi eyongedde ssente ekitongole ekikola ku musaayi mu ggwanga ekya Uganda Blood Transfusion Service okusobola okutambuza obulungi emirimu gya kyo nga tekitataganyiziddwa.

Mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2018/2019, ekitongole ky’omusaayi kiweereddwa obuwumbi 19 okuva ku buwumbi 9 obwakiweebwa mu mwaka gw’ebyensimbi 2017/2018.

Bino bitegezeddwa Minisita omubeezi ow’ebyensimbi , Hon David Bahati bw'abadde aggulawo omwoleso gw’ebyensimbi ogukomekkerezebwa enkya ku  offiisi za minisitule y’ebyensimbi mu Kampala.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lutaaya Mukomazi

Minisita wa Kabaka eyafudde...

Edward William Lutaaya Mukomazi, eyaliko minisita wa Buganda avunaanyizibwa ku byobulimi, ebibira n'obutonde bw'ensi...

Dr. Bbosa owa Ebonies

Bannange nkyali sitede sinn...

Munnakatemba omututumufu Sam Bagenda amanyiddwa nga Dr. Bbosa owa Ebonies avuddeyo n'asambajja ebigambibwa nti...

Munnamateeka Nalukoola

Looya avuddeyo n'awagira N...

Munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola avuddeyo n'awagira Magie Kayima (Nabbi Omukazi) okusaba obukadde obusoba...

Isma ayogedde ku bulwadde b...

Isma ayogedde ku bulwadde obuluma Sheikh Muzaata,  Loodi meeya Lukwago n'ebyobufuzi ebyenjawulo mu ggwanga.

Bobi Wine nga yaakatuuka e Buliisa.

Bobi alaze bw'agenda okugab...

ROBERT Kyagulanyi Ssentamu ' ‘Bobi Wine' asuubizza ab'e Bunyoro nti ng'afuuse Pulezidenti wa Uganda, abantu abagobeddwa...