TOP
  • Home
  • Agawano
  • Avunaanibwa okutta Moze Radio asindikiddwa mu kkooti Enkulu

Avunaanibwa okutta Moze Radio asindikiddwa mu kkooti Enkulu

Added 19th June 2018

OMULAMUZI akulira kkooti e Ntebe, Suzan Okeny asindise Godfrey Wamala amannyiddwa nga Troy, mu kkooti Enkulu ku by’okutta omuyimbi Moze Radio.

 Wamala ng’ali mu Kong gye buvuddeko. kaguli n’omuserikale.

Wamala ng’ali mu Kong gye buvuddeko. kaguli n’omuserikale.

Kigambibwa nti wakati w’omwezi gwa January ne February omwaka guno ku bbaala ya De Bar mu Munisipaali y’e Ntebe, omuwawaabirwa yatuusa obulabe ku muyimbi Moses Sekibogo ekyamuviirako okufi ira mu ddwaaliro lya Case Hospital e Kampala.

Radio okutuusibwako obulabe yali azze kulambula nnyumba ye esangibwa e Katabi - Busambaga oluvannyuma n’agenda okusisinkana mukwano gwe Pamela Musimire ku De Bar.

Obutakkaanya bwabalukawo era kigambibwa nti kanyama Troy yasitula Moze n’amukasuka wabweru w’ebbaala n’akosebwa omutwe.

Abooluganda lw’omugenzi nga bakulembeddwaamu nnyina Jane Kasubo beemulugunyizza ku Washington ne Pamela Musimire abatalabikangako mu kkooti kyokka nga balina kye bamanyi ku nfa ya Moze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Musinga

Poliisi eraze enguudo ezige...

PULOGULAMU ya poliisi gye yafulumizza okulungamya eby’entambula ku luguudo lwa Jinja Road ng’abeegwanyiza obwapulezidenti...

Abakungubazi nga bayingira mu kkanisa e Kawaala.

Bazirise nga batuusa omulam...

EBIWOOBE n’emiranga byabuutikidde ekkanisa ya Revival Church e Kawaala ng’omulambo gw’abadde agisumba, Pasita Augustine...

Kabaaya ne ofiisa wa poliis...

POLIISI ng’eri wamu n’ekitongole ekirwanyisa obuli bw’enguzi mu maka g’obwapulezidenti ekikulirwa Lt. Col. Edith...

Pulezidenti Magufuli

Bawakanyizza obuwanguzi bwa...

Mu kiseera kino ng’ensi eri ku bunkenke olwa Corona era nga n’amawanga mangi gakyali mu muggalo, Magufuli yagaana...

Israel etenderezza Museveni...

EGGWANGA lya Israel litenderezza Pulezidenti Museveni olw’okuba omusaale mu kubatabaganya ne Sudan bwe baludde...