TOP

BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE W'OLWOKUTAANO

Added 5th July 2018

Kayihura alwalidde mu kaduukulu ne bagaana omusawo we okumujjanjaba. ISO ezibye ebituli mu fayiro ya Felix Kaweesi okusobola okunyweza abaakakwatibwa.

Kayihura alwalidde mu kaduukulu ne bagaana omusawo we okumujjanjaba.

ISO ezibye ebituli mu fayiro ya Felix Kaweesi okusobola okunyweza abaakakwatibwa.

Tukulaze ebyabaddewo, abakola bizinensi ya mobile money bwe baabadde beekalakasa olw’omusolo.

Mu Sanyuka ne wiikendi. Tukulaga engeri omusolo ku ssimu bwe gusattiza abayimbi ne bassereebu. Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.

Mu Byemizannyo: Aba Belgium bawanjagidde ddiifiri olw’obukodyo bwa Neymar owa Brazil bwe battunka leero ku Lwokutaano mu gwa World Cup.

Oyo ye Bukedde wo muyizzi tasubwa yanguwa omwekwate ku 1,000/- zokka.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....

Empaka za FEASSSA zisaziddw...

OMUKISA gwa Uganda okulwanirira okweddiza ekikopo ky’emizannyo gy’amasomero ga ssiniya ag’obuvanjuba bw’Afrika...

Nankabirwa ng'asanyusa bato banne

Omuyimbi muzibe asaba kuvuj...

BYA SOPHIE NALULE Angel Nankabirwa ow'emyaka 12 bw'omuwulira ng'ayimba ku muzindaalo odduka mbiro otere esange...

Kabineeti eteesezza okuggul...

KABINEETI eggulo yateesezza ku kuggulawo akeedi n’ebirina okussibwa mu nkola nga ziggulwawo.