TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALEESE GANO

BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALEESE GANO

Added 14th July 2018

Tukulaze engeri Pulezidenti wa Amerika, Donald Trump gye yatyobodde Kkwiini emirundi 3 ekiyombezza Abangereza. Kanyankole eyasingiddwa egy’obutemu awadde omulamuzi ekiwandiiko ng’alaga engeri gy’abadde akolagana ne poliisi okutta abantu.

Tukulaze engeri Pulezidenti wa Amerika, Donald Trump gye yatyobodde Kkwiini emirundi 3 ekiyombezza Abangereza.

Kanyankole eyasingiddwa egy’obutemu awadde omulamuzi ekiwandiiko ng’alaga engeri gy’abadde akolagana ne poliisi okutta abantu.

Mulimu omusomesa ayasingiddwa ogw’okuwamba omwana n’apeeka bazadde be ssente.

Nga twetegekera okujaguza emyaka 25 egy’amatikkira, tukulaze engeri Kabaka gy’agasse abantu ng’ali ku Nnamulondo. Byonna mu Bukedde ku Ssande.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu ttiimu ya Bufaransa n’eya Croatia nga buli emu ewera okusitukira mu kya World Cup.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Walukagga ne muwala we e Maya.

Omuyimbi Walukagga awonye o...

Omuyimbi Mathias Walukagga alula. Ku Mmande, Walukagga yasiibye ku kitebe kya poliisi e Bukoto ekya Crime Intelligence...

Fr. Mugisha

Faaza w'e Masaka ayongedde ...

FAAZA Richard Mugisha eyagugumbula abanene mu Gavumenti nga bw'awaana Bobi Wine azzeemu okuta akaka n'alabula...

Omubaka Allan Ssewanyana ng'awayaamu ne bannamateeka be.

Omubaka Ssewanyana ayimbuddwa

OMULAMUZI wa kkooti y'e Makindye Jude Okumu ayimbudde omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana n'abawagizi be...

Omugenzi Takia Namijumbi.

Eyali RDC w'e Mityana afudde

HAJATI Takia Namijumbi eyaliko omubaka wa Pulezidenti (RDC) e Mityana n'e Mpigi afudde enkya ya leero. Waafiiridde...

Omugenzi Omulangira Jjuuko

Eyali ssentebe w'omu Kiseny...

OKUZIIKA kw'Omulangira Jjuuko Mutebi abadde ssentebe wa NRM mu Muzaana zzooni mu Kisenyi mu Kampala era eyaliko...