TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W'OLWOKUBIRI AKULEETEDDE EBIKULU BINO

BUKEDDE W'OLWOKUBIRI AKULEETEDDE EBIKULU BINO

Added 16th July 2018

Tukulaze ebyabadde mu nsisinkano ya Pulezidenti Trump owa Amerika ne mukulu munne Putin owa Russia.

Abatemu balumbye amaka emisana ttuku ne batta omuwala.

Mulimu engeri omugagga wa Movit gye yalwanye n’ava mu kkomera.

Boofiisa abaakwatibwa ku bya Kaweesi bongedde okubanyiga nga bababuuza ku bya ssente ze baafuna nga tannattibwa.

Mu Ssenga: Tukulaga ensobi abaagalana ze bakola mu kunywegera abaagalwa baabwe ne banyiiga oba okwetamwa. Byonna mu Bukedde w’Olwokubiri.

Mu Byemizannyo: Tosubwa obulumi n’okunyumirwa ebyabadde mu fayinolo ya World Cup omuli n’ebifaananyi ebiwuniikiriza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr. Mugisha

Faaza w'e Masaka ayongedde ...

FAAZA Richard Mugisha eyagugumbula abanene mu Gavumenti nga bw'awaana Bobi Wine azzeemu okuta akaka n'alabula...

Omubaka Allan Ssewanyana ng'awayaamu ne bannamateeka be.

Omubaka Ssewanyana ayimbuddwa

OMULAMUZI wa kkooti y'e Makindye Jude Okumu ayimbudde omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana n'abawagizi be...

Omugenzi Takia Namijumbi.

Eyali RDC w'e Mityana afudde

HAJATI Takia Namijumbi eyaliko omubaka wa Pulezidenti (RDC) e Mityana n'e Mpigi afudde enkya ya leero. Waafiiridde...

Omugenzi Omulangira Jjuuko

Eyali ssentebe w'omu Kiseny...

OKUZIIKA kw'Omulangira Jjuuko Mutebi abadde ssentebe wa NRM mu Muzaana zzooni mu Kisenyi mu Kampala era eyaliko...

Bobi Wine ng'ali e Kyegegwa.

Nja kumalawo ekibbattaka mu...

MAJ. Gen. Mugisha Muntu owa Alliance for National Transformation (ANT) asuubizza okumalawo ekizibu ky'ekibba ttaka...