TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bawambye omukazi ne bamutta mu bukambwe e Gombe!

Bawambye omukazi ne bamutta mu bukambwe e Gombe!

Added 5th August 2018

Bawambye omukazi ne bamutta mu bukambwe e Gombe!

 Allen Nakiyingi eyattiddwa

Allen Nakiyingi eyattiddwa

BYA WASSWA B. SSENTONGO

ABAZIGU abatannaba kutegeerekekka bawambye omufumbi w'emmere ku ssomero lya St Agnes pulayimale ne basaba obukadde mukaaga bwe bagaanyi okububawa ne bamutta. 

Ekinnya ekisangiddwamu omulambo gwa Nakiyingi mu nnyumba

Attidwa ye Nakiyingi Allen ng'amaze ennaku bbiri nga talabikako nga n'essimu ze teziriiko wabula baabadde bali awo ne bafuna essimu z'abantu abatamayiddwa nga basaba ssente kasita bagaanyi ne bamutta.

Okuzuula omulambo gwa Nakiyingi kiddiridde okwekenneenya essimu eyasembyeyo okumukubirwa ng'eraga omulongooti gw'emmanze mu Gombolola y'e Masuulita bw'atyo nannyini ssimu n'akwatibwa n'abatwala ku nnyumba esangiddwamu omulambo.

Ennyumba esangiddwaamu omulambo gwa Nakiyingi

Omulambo gwa Nakiyingi gusangiddwa nga baasima ekinnya mu nnyumba esangibwa e Wambaale ne baguziikamu mu Gombolola y'e Ggombe.

Omukazi eyatwala poliisi ku nnyumab eno yakwatiddwa mu kiseera kino akuumibwa ku poliisi e Kasangati nga bwayambako Poliiis okunoonyereza. 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mabiriizi ng’agasimbaganye ne Ssaabalamuzi Dollo (ku ddyo).

▶️ Ssaabalamuzi Dollo ale...

SSAABALAMUZI Alfonse Owinyi Dollo agaanidde mu musango gwa Kyagulanyi Ssentamu n'agamba nti, yadde yawolerezaako...

Kyagulanyi ng’ayogera ku kuggyayo omusango.

Bobi okuggyayo omusango kik...

JUSTINE Kasule Lumumba, ssaabawandiisi wa NRM alangidde omubaka Robert Kyagulanyi obwannakigwanyizi olw'okuggyayo...

Abamu ku bannannyini masomero abeetabye mu lukiiko.

▶️ Ebisaliddwaawo mu lukii...

ABAKULIRA amasomero g'obwabannannyini bapondoose ne bakkiriziganya ne gavumenti okugaggulawo nga March 01, 2021...

Sipiiika (wakati) n’ab’amasomero.

▶️ Ab'amasomero ga nassale...

EKIBIINA ekigatta ebitongole ebikola ku nkuza y'abaana bagenze mu Palamenti ne beemulugunya olwa gaumenti okugaana...

Abatuuze ne poliisi ga bali we battidde Amolo.

▶️ Asse mukazi we n'amutem...

ASIKAALI ku kitebe kya UMEME e Mpigi asozze mukazi we ebiso mu bulago n'amutta oluvannyuma n'amutemako emikono...