TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ekutte babiri abateeberezebwa okubba pikipiki

Poliisi ekutte babiri abateeberezebwa okubba pikipiki

Added 10th August 2018

Poliisi ekutte babiri abateeberezebwa okubba pikipiki

Pikipiki eziboyeddwa poliisi

Pikipiki eziboyeddwa poliisi

Davis Mubangizi, Isaac Agaba ne Uthman Wasswa, baakwatiddwa Poliisi oluvanyuma lw’abantu baabulijjo okutemya ku Poliisi nti  bonsatule bano, babadde bagufudde mugano nga gwa nswa, okulabiriza abavuzi ba boda boda ne ba babbako pikipiki zaabwe.

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano C/ASP Luke Oyowesigyire, yategeezezza Bukedde nti, abakwate okusinga babadde basing kubbira ku luguudo (Ring road) olusangibwa okumpi n’Olubiri lw’e Mmengo, ate ng’ebiseera ebimu bazibbira mu bitundu byomukisernyi ne Musajjalumbwa.

“Betwakutte tukyabanoonyerezaako era amangu ddala nga tumalirizza fayiro zaabwe eziri ku namba SD: 03/20/07/2018, tujja kuzisindika eri omuwaabi wa gavumenti ate oluvannyuma tulyoke tubatwale mu kkooti bavunaanibwe,”Oyowesigyire bwe yategeezezza.

Oyowesigyire, ayongerako nti, abampembe bano, olumala okubba pikipiki nga bazisalamu sipeeya, era nga kiteeberezebwa nti abamu ku bavuzi be bazibbako, basooka kubatusaako buvune ate abalala ne babatta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mutebi (mu katono) ng’alaga amabwa ku kabina ke.

Abajaasi abalwanyisa envuba...

ABAVUBI babiri ku mwalo gw’e Wanyange mu Ggombolola ye Mafubira e Jinja bakigguddeko, abajaasi abalwanyisa envuba...

Dr. Tumwesigye

Dokita aleppuka na gwa kuka...

OMUSAWO Wilson Tumwesigye 32, ono ng’akola gwa kukebera bakyala ba mbuto (Radiographer) mu ddwaaliro lya Kamwokya...

Abaana abaatomeddwa mmotoka nga batwalibwa mu ddwaaliro e Kawolo. Mu katono bwe babadde bafaanana.

Makanika abadde agezesa mmo...

MAKANIKA olumaze okukanika emmotoka n’agivuga emisinde n’emulemerera okukkakkana nga yeefudde n’etomera abaana...

maka ga ba Shimanya. Mu katono, ye Shimanya ne Kakai gwe yasse

Ow'ebbuba asse mukazi we ng...

OMUSAWO w'eddwaaliro lya IHK yakomyewo ku ssaawa 5:00 ez’ekiro era yasanze bba yatabuse dda! Bba yayongedde okuva...

Pulezidenti  wa DP Nobert Mao ng’ayogera mu lukung’ana lwa bannamawulire mu Kampala.

Ebizibu mu DP byeyongedde: ...

EBIZIBU byeyongedde mu DP, ekisanja kya Nobert Mao bwe kiweddeko wakati mu kuwakanyizibwa abamu ku bammemba okuli...