TOP

Abatuuze b'e Nabweru basattira lwa Nkima

Added 18th August 2018

Abatuuze b'e Nabweru basattira lwa Nkima

 Enkima ng'eri ku nnyumba y'omutuuze e Nabweru

Enkima ng'eri ku nnyumba y'omutuuze e Nabweru

ENKIMA zirumbye abatuuze b’e Nabweru mu munisipaali y’e Nansana ne babuna emiwabo olw’okutya okusigibwa endwadde eziva ku nkima zino nga zituuse n’okubba emMeere ku Kyoto.

Omu ku batuuze Deo Kizza agamba nti enkima zino zalumbye awaka  eggulo (ku lw’okutaano) bwatyo n'asalawo okuziggalira munju asooke ayite abakulembeze n’abatuuze abalala b’elabireko ku bangi naddala bannabyabufuzi abaali bawakanya okwemulugunya kwe.

Abatuuze b’emulugunya nti enkima zino zisusse okwonoona ebintu byabwe naddala ebirime nga n'abakazi bali mu kutya olw’ebigambibwa nti enkima zino ziyinza okubasobyako ssaako okubaluma nga bwekizze kiwulirwa mu bitundu ebirala.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...