TOP

BUKEDDE W'OLWOKUBIRI ALIMU EBIKULU BINO

Added 20th August 2018

Tukulaze mu bifaananyi ekyabadde mu Kampala n’emiriraano ng’abantu beekalakaasa olwa Bobi Wine. Abasuubuzi balaze ekiddako ate abaserikale abasse abantu e Mityana bakwatiddwa.

Tukulaze mu bifaananyi ekyabadde mu Kampala n’emiriraano ng’abantu beekalakaasa olwa Bobi Wine.

Bannaddiini bawabudde ekirina okukolebwa ku bya Bobi Wine, omubaka Zaake n’abalala.

Abasuubuzi balaze ekiddako ate abaserikale abasse abantu e Mityana bakwatiddwa.

Mu Ssenga: Tosubwa enjogera ya Omusajja alinga mwana lwe bagissa mu nkola. Byonna mu Bukedde w’Olwokubiri.

Mu Byemizannyo:Tukulaga engeri abaagala omulimu gwa Mourinho owa ManU gye bafuuyirira akanwe.

Yanguwa weekwate Bukedde wo ku 1,000/- zokka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nannyonjo ng'agenda okulonda n'abalongo be.

Eee...mpise mu tanuulu okuw...

Mpise mu tanuulu okuwangula owa NUP, Nnaalongo Harriet  Nanyonjo owa  NRM,  bw'alojja bye yayiseemu okuwangula...

Oulanyah

Oulanyah alangiridde okwesi...

OMUMYUKA wa Sipiika wa Palamenti, Jacob Oulanyah agambye nti mwetegefu okuttunka ne Rebecca Kadaga ku kifo kya...

Capt. Zizinga waakuziikibwa...

MAJ. Olivier Zizinga 84, munnansiko eyali omuyambi wa Pulezidenti Yoweri Museveni mu nsiko gwe baalumiriza okumuwa...

Fr. Musaala.

Musaala awolerezza bannaddi...

FAAZA Anthony Musaala agambye nti kikyamu okukissa ku Klezia nti yeyuddeko NRM obutakola bulungi mu kalulu mu kitundu...

Pulezidenti Museveni.

Museveni mwetegefu okutabag...

PULEZIDENTI Yoweri Kaguta Museveni agambye nti mwetegefu okutabagana n’abooludda oluvuganya Gavumenti oluvannyuma...