TOP

Mukyala, nsiba empale abasajja banywezezza

Added 28th August 2018

Mukyala, nsiba empale abasajja banywezezza

ABDALLAH Kabagale 35, ow’e Mulago mu Nsooba East e Kawempe yakwatiddwa poliisi ya Kibe ku luguudo lwa Northern by Pass olw’ebigambibwa nti alina ekibinja ky’abavubuka baatera okutuma ne banyaga abantu ebintu n’abibagulako ku bbeeyi ddondolo.

Kabagale olwamukutte ne bamuteekako obunnyogoga. Olwo yabadde yeesaze omujoozi n’ekipale ekisibibwa n’obuguwa nga tekinywedde bulungi. Engeri gye yabadde ku mpingu nga takyasobola kweyamba kwe kuyita maama w’abaana amutaase amusibe empale enywere. Bino olwawedde ne bamwongerayo ku poliisi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...