TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Gav't egumizza Bannayuganda ku mabanja eggwanga ge litubiddemu

Gav't egumizza Bannayuganda ku mabanja eggwanga ge litubiddemu

Added 27th September 2018

GAVUMENTI egumizza Bannayuganda ku mabanja eggwanga ge litubiddemu nti tegannatuuka kubeeraliikiriza.

 Minisita David Bahati

Minisita David Bahati

Minisita w’eggwanga ow’ebyensimbi David Bahati yagambye nti, Uganda ebanjibwa obuwumbi bwa doola z’Amerika 10 n’obukadde 600 nga tezitannatuuka ku bitundu 50 ku 100 ssente ezikuhhaanyizibwa mu ggwanga.

Wabula Amos Lugoloobi ssentebe w’ekakiiko ka bajeti mu Palamenti yagambye nti amabanja ga Uganda gatuuse mu bitundu 40 ku 100 ku ssente ezikuhhaanyizibwa nga kitegeeza nti eggwanga liri ku mugo gwa ntaana singa linaatuuka ku bitundu 50 ku 100

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.