TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Bryan White yeeyiyeemu Range Rover Vogue endala n'akontola

Bryan White yeeyiyeemu Range Rover Vogue endala n'akontola

Added 3rd October 2018

Bryan White nate akomyewo mu sitayiro.yeeyiyeemu Range Rover Vogue enddala n’akontola

 Bryan White

Bryan White

OLUVANNYUMA lw'ekiseera ng'asiriikiridde abantu beebuuza gy’ali ne ky’aliko, Bryan White nate akomyewo mu sitayiro.

Ono aliko mmotoka enddala kika kya Range Rover Vogue 2018 gy’ayingizzaawo n’akontola nti “Okusirika tekitegeeza nti naggwamu mulindirire nebirala ebijja ate ab’omu Arua nkomawo essaawa yonna.”

Range Rover Vogue (mu maaso) ne mmotoka za Bryan enddala

 

Agamba ekimu ku bintu ebisinga okumuwa essanyu kwe kuvuga mmotoka ez’ebbeeyi y’ensonga lwaki aziteekamu ssente nnyingi avuge eziri ku mulembe era eno agigasse ku mmotoka enddala z’avuga okuli Renge Rover Sport, Benz, BMW, Jeep n’eddala.

Eggulo Bryan yazzemu okulabikako mu lujjudde era ng’atambulira mu luseregende lw’emmotoka ze yayisweko mu bitundu bya Salaam Road, Kibuye ne ku mwalo e Mulungo ng’abuuza ku bantu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...