TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Sheikh Mwanje atabukidde kkooti lwa kukandaaliriza musango gwe

Sheikh Mwanje atabukidde kkooti lwa kukandaaliriza musango gwe

Added 4th October 2018

SHEIKH Yahya Mwanje ali ku musango gw’okutta Hajji Muhammad Kiggundu, eyali bba wa Maama Fiina atabukidde kkooti olw’okukandaaliriza omusango gwe kyokka nga mwetegefu okugasimbagana n’abo abagenda okumulumiriza.

 Sheikh Mwanje

Sheikh Mwanje

Mwanje ng’ono ye yali akulembera Abatabuliki bwe yadda mu bigere bya Sheikh Muhammad Yunus Kamoga eyasibwa amayisa olw’obutujju, abadde mu kkomera okuva November 2016 ku misango gy’okutta Kiggundu n’omukuumi we, Sgt. Steven Mukasa.

Ng’ayita mu looya we Roberts Kagolo yasabye kkooti emuwe olunaku lwe batandika okuwulira omusango gwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...