TOP

Omuyimbi Hanson Baliruno ateeka ssente w'alaba

Added 4th October 2018

Oluyimba lwe olupya 'Never Fall Apart' alukwatidde vidiyo ya bukadde 40

 Hanson ku kkono

Hanson ku kkono

OMUYIMBI Hanson Baliruno okuva mu kibiina kya Stars Empire yeewozezzaako ku by'obutawa Bannayuganda mukisa kumukwatira vidiyo z'ennyimba ze n'asalawo okuzitwala mu mawanga g'ebweru .

Ono ategeezezza nti ye ayagala ekintu ekirungi era anoonya omuntu asobola okukikola gw'awa ssente era wano mu Uganda bwe wanaabaawo abasobola okubikola ajja kubawa ssente kubanga ye ali mu bizinensi ateeka ssente w'alaba .

Bino Baliruno yabadde abinnyonnyola bannamawulire mu lukung'aana lwe yakubye mu bbaala ya Wave e Kololo ng'atongoza akayimba ke ke yatuumye 'Never Fall Apart' era nga vidiyo yaako yagikwatidde mu ggwanga lya Tanzania nga yagitaddemu obukadde obusukka mu 40 .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

NRM ekaayidde abeesimbyewo ...

AKAKIIKO k’ebyokulonda aka NRM kalabudde nga bwe kagenda okusazaamu eyeesimbyewo yenna anaasangibwa ng’akubye...

Chiko bamuwonyezza okugwa m...

Kazannyirizi Frank Mubiru amanyiddwa nga Chiko awonye okugwa mu masiga n'okulya ebikomando. ‘‘Bannange ekintu...

Poliisi ng’eteeka ekiwuduwudu ky’omulambo gwa Kadiidi (mu katono) ku kabangali yaayo.

Akkakkanye ku jjajjaawe n'a...

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Rwengwe II ekisangibwa mu ggombolola y’e Kinkyenkye, mu disitulikiti y’e...

Poliisi ekyanoonyereza ku b...

OMWOGEZI w’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango, Charles Twine yagambye nti okunoonyereza...

Kenzo ne banne. Mu katono ye Bobi Wine

Kiki ekiri emabega wa Kenzo...

Lubega agamba nti ekintu kya Kenzo kyapangibwa aba People Power okumusosonkereza nga bamujooga aggweemu essuubi...