TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Hanson Baliruno acamudde ab'e Sweden ne bamusaba addeyo

Hanson Baliruno acamudde ab'e Sweden ne bamusaba addeyo

Added 7th October 2018

Hanson nga tannadda ku butaka omwaka oguwedde, yali awangarira Sweden gye yamala emyaka egisoba mu 13 ng'akooka kw'osa n’okukakkalabya emirimu.

Gye buvudeko ye muyimbi yekka eyolendedwa okucamula abadigize abeetabye ku kabaga ka Elegant Ciroc Party akabeerawo buli mwaka nga ku mulundi guno kaabade mu kibuga Stockholm ekya Sweden. 

Hanson yacamudde abadigize omwabade Bannayuganda ababeera mu ggwanga eryo kwossa ne bannannsi.

Yayimbye ennyimba ze okuli; Kandanda, Njaga, Sala za maama,Titanic kw'ossa ne ‘Never Fall Apart’ lwe yaakafulumya.

 

 
 
 
 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...