TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Stella Nyanzi yeegasse ku b'e Makerere mu Bulungibwansi

Stella Nyanzi yeegasse ku b'e Makerere mu Bulungibwansi

Added 18th October 2018

Stella Nyanzi yeegasse ku b’e Makerere mu Bulungibwansi

ABATUUZE b’omu muluka gwa Makerere lll e Kawempe basabiddwa okuyonja ekitundu kyabwe baleme kulinda Gavumenti okubakolera buli kintu. Muhammad Nsubuga ye yasabye abatuuze bwe yabadde atongoza Bulungibwansi nga baanukula omulanga gwa Kabaka mwe yasabidde abantu okweyonja.

Nsubuga yategeezezza nti ekitundu kyabwe kicaafu nga kiva ku myala egitagogolwa, kaabuyonjo ezajjula wamu ne kasasiro atayoolebwa mu budde.

Nsubuga yagambye nti bagenda kufuna olunaku buli mwezi balongoose ekitundu kyabwe okusobola okwetangira endwadde eziva ku bucaafu. N’agamba nti baafunye ebikozesenwa mu kuyonja bye bagenda okugambira abantu. Dr. Nyanzi ow’e Makerere y’oku mu beetabye mu bulungibwansi ono

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...