TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Meeya mu kanso ayagala bambadde kkooti na ttaayi

Meeya mu kanso ayagala bambadde kkooti na ttaayi

Added 23rd October 2018

Meeya mu kanso ayagala bambadde kkooti na ttaayi

MEEYA wa Munisipaali ya Lubaga, Joyce Nabbosa Ssebuggwawo atabuse. Entabwe evudde ku bakansala abasajja abamu abambala obubi nga bali mu kanso. Kati embeera eno Meeya agikooye era w’osomera bino nga yayisizza etteeka erirabula abasajja okukomya okugenda mu kanso nga bambadde bubi.

Yagambye nti buli kansala omusajja alina okuyingira kanso ng’ayambadde ekkooti ng’ataddeko n’ettaayi okuweesa kanso n’omulimu gwabwe ekitiibwa. Yagambye nti ataakikole waakugobwa.

Kyokka abamu ku bakansala baawuliddwa nga bagamba nti ekiragiro kya Meeya si kibi naye oluusi ebbugumu lisukka ng’ate okutuuka ku kanso babuukira bodaboda n’abamu okukuuta enfudu akatuuyo ne kabayitamu. Wano bakansala nga bali mu lukiiko nga tebasibye ttaayi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...