TOP

Queen Florence azze na nkuba mpya

Added 1st November 2018

Queen Florence azze na nkuba mpya

OMUYIMBI Queen Florence (owookubiri ku ddyo) eyayatiikirira ennyo ku luyimba lwe olwa Bakwabuzi ba love azze na nkola mpya.

Akutte Vidiyo ye ey’Ekinnayuganda mw’atadde ebiwala ebyebonga n’abazannyi ba katemba. Ku Lwokubiri yabadde mu keetalo mu bitundu by’e Makindye ng’abuna obufo ne wooteeri ez’enjawulo ng’akwata Vidiyo y’Ekinnayuganda ky’atuumye No Hope. Vidiyo eno erimu abantu nga Grace Ssekamate owa Golden Bandi, Dessan Kasasa n’abalala ba kafulu mu kuzannya emizannyo.

Queen Florence agamba nti fi rimu eno bagiyita No Hope ekitegeeza ntii teri Ssuubi era nti tewali agenda kwejjusa ng’agirabyeko. Agamba nti tavanga ku kuyimba era asobola ne katemba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...