TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abavubuka basabye Gavt. eyongere ku nsimbi z'ebawaGavt

Abavubuka basabye Gavt. eyongere ku nsimbi z'ebawaGavt

Added 18th November 2018

Abavubuka basabye Gavt. eyongere ku nsimbi z’ebawaGavt

ABAKULEMBEZE b’abavubuka okuva mu disitulikiti okuli Mukono, Buikwe, Kayunga ne Buvuma baabanguddwa ku ngeri ey’okuyamba bavubuka bannaabwe be bakulembera okwongera okufuna mu nteekateeka y’ensimbi z’abavubuka eza YLP.

Lillian Aber, akulembera abavubuka ku lukiiko olufuzi olw’okuntikko olwa National Youth Council (NYC) yasabye pulezidenti Yoweri Museveni okulagira minisita w’ebyensimbi, Matia Kasaija atuukirize ekisuubizo kye yakola eri abavubuka okwongera ku nsimbi za YLP. “Pulezidenti bwe yali anoonya akalulu k’Obwapulezidenti yasuubiza okwongeza ku nsimbi za YLP buli disitulikiti etuuke ku buwumbi 2 wadde nga kino tekinnatuukirizibwa. Kye kiseera minisitule y’ebyensimbi ekiteeke mu nkola,” Aber bwe yasabye.

Aber yakuutidde abakulembeze b’abavubuka okwewala okukulembeza ebyobufuzi ebyawulayawula mu bukulembeze bwabwe wabula bafube okuyamba buli abatuukirira. Baabadde ku Colline Hotel ku Lwokusatu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi ng’eteeka ekiwuduwudu ky’omulambo gwa Kadiidi (mu katono) ku kabangali yaayo.

Akkakkanye ku jjajjaawe n'a...

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Rwengwe II ekisangibwa mu ggombolola y’e Kinkyenkye, mu disitulikiti y’e...

Poliisi ekyanoonyereza ku b...

OMWOGEZI w’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango, Charles Twine yagambye nti okunoonyereza...

Kenzo ne banne. Mu katono ye Bobi Wine

Kiki ekiri emabega wa Kenzo...

Lubega agamba nti ekintu kya Kenzo kyapangibwa aba People Power okumusosonkereza nga bamujooga aggweemu essuubi...

Kenzo bye yayogedde ku Bobi...

Waliwo ne Bannayuganda abali emitala w’amayanja naddala Dubai abaamusabye aleme kuddamu kulinnya mu nsi zaabwe...

Nnawasa omubanda n'antamya ...

NZE Naboth Nuwagira, 27, mbeera Kitintale. Obulamu bwange bwonna eby’abakyala saabiwanga nnyo budde nga nnoonya...