TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Medi Moore alimu magineeti esikasika abakazi oba baamunaaza kayaayaana?

Medi Moore alimu magineeti esikasika abakazi oba baamunaaza kayaayaana?

Added 24th November 2018

Laba Medi Moore bw'alya obulamu nga bwakyusa n'ebyana.

 Medi Moore n'ebyana

Medi Moore n'ebyana

NG’OGGYEEKO okwewaana bw’alina ‘waaka’, Medi Moore omu bavubuka abamanyiddwa okuyingirawo mu ggwanga ne balya obulamu ne ‘swagga’ Mukama yamuweesa ebiri kuba alimu magineeti esika abakazi.

Medi More omu ku Bannayuganda abakolera e South Africa abamu gwe beeyitira ‘wayini w’abakyala’ obulamu kati abulya mu sitayiro buli gy’agenda afunayo ekyana okwongera okumucamula.

Medi n'ebyana

Medi ateera okweyogerako ng’omusama asinga okugenda ku ‘holiday’, era annymirwa nnyo okulambula ebibuga n'ebifo by'obulambuzi,

gyebuvuddeko yabadde mu kutalaaga mawanga ga Buwalabu, Bulaaya n’Amasaza agenjawulo mu South Africa era eno kumpi buli wamu obwedda afunayo ekyana oba okubako ne kyatambula nakyo.

Medi n'ebyana

Abantu obwedda abalaba ebifaananyi bya Medi n’abawala bano nga bebuuza oba alimu magineeti esikasika abakazi oba baamunaaza kayaayaana?

Abalala ne bamwogerera amafukuule nti kirabika tayisa sikaati era ssente ze azimalira mu byana. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?